Beera n'obuvunanyizibwa ku bulamu bwo.
Obuvunanyizibwa kitegeeza okutegeera nti obuwanguzi buva mukusalawo
kiko ekikulu mu byolubiririra ate n'obukulu bwebiseera nebirala
by'ogya okweyamba.
Tambulira bulijjo ku ebyo byewasalawo ebikulu
n'ebyo by'olubirira.
Okusalawo ku ebyo ebikulu mu bulamu bwo bulijjo tobilekera mikwano
gyo gyokka.
Sooka kkola ebyo ebikulu:
Gendera ku ntegeka yo mubukulu bw'ebyo byoyagala okola era toganya
kintu kyonna kuwugula.
Bulijjo lowoleza mu buwanguzi.
Obuwanguzi buli mukukola kyonna kyosobola okuganyula bosoma nabo,okuganyula
gwe wennyini ne abo abakusomesa. Bw'oba omaze okusiima by'okola
mu ngeri eno obubonero bwofuna bukuyamba buyambi kulaba wa w'oyimiridde
naye nga gwe kyoyagala okimanyi.
Sooka otegere abalala kyebagamba oluvannyuma
nawe ogezeeko okulaba nti bakutegera singa oba nga olina kyonnyonnyola.
Okugeza bw'oba olina kyewemulugunya mu mu kuyiga oba bubonero
bwo nga obwo, sooka weteeke mu kifo ky'omusomesa olyoke olabe
ngeri ki gy'oyinza okumunnyonnyola mu namatira.
Nonya bulijjo engeri entuufu ey'okumulungula
mu ebikalubye.
Okugeza bw'oba totegedde by'oyiga toddingana biddingane nga obisoma.
Nonya ekkubo eddala. Tukirira ku musomesawo, ekibinja mwosomera
oba abayamba ku basomesa olabe. Oyinza n'okutukirira
abali ku mulimu gw'okusomesa obukodyo mukuyiga.