Eno y'endowooza oy'okugatta
amanyi, amagezi n'ebitone eby'enjawulo.Okukolera awamu obulungi
kwekuyiga obwegasi buno era n'okusobola okweyamba engeri gyetwawukana
mu mu butonde bwaffe okugeza nga mu ndowooza n'ebirala okujjamu
amagoba.
Enkolagana mu
bwegassi buno yesigamye ku kwesigangana.
Obutetenkanya
bulijjo kuzibu okulabika nga ekiri mu ndabirwamu. Tekutera kutegerekekerawo.
Ebirowoozo bilina kweyambisibwa kutukiriza mulimu si kubitabika
nabigendererwa by'abo abenonyeza ebyabye. Amanyi mu kolera awamu
gava mu kusobola kutwala maaso ebiroowozo bya bannakibiina.
Kiki ekivuddemu:
Ekivuddemu kiri ku lupapula, kyanjuddwa bwanjulwa oba kiri
ku lutambi lwa 'cinema'.
Omugaso gw'abasomesa
Okufuna amagoba mumulimu
kyesinziira nnyo ku kutegera obulungi ebigendererwa by'omulimu
ogwo okuva mu kunyonyora kwabasomesa. Awo nno ekibinja kirina
omulimu gwa manyi ogw'okutegeera era n'okujjamu ebigendererwa
bino amakulu.
Omulimu gw'ekibiina
gwanguyizibwa nnyo abasomesa abalungi naddala mukulambika omulimu
gwekibinja.
Okusomera oba okolera mu bibinja tekulina kuyisibwamu maaso era
ne banna kibiina abagala okuwabwa banabwe balina okwelindibwa
anti ekijja omonya, kinyaga bitono.
Okuyozayoza era
n'okwewa obubonero:
Kino kirina okwesigamizibwa
kukwenyiramu kw'abo abayozayozebwa era balina okubako kyebakoze
kukumaliza omulimu oba okugutwala maaso.
Okuwa obubonero kuno
kiba kirungi nekwesigamizibwa kukukakalukana kwabuli omu so si
kukugeranya banna kibiina. Kino tekiterebula bannakibiina ababa
tebafunye kuyozayozebwa.
Banna kibiina abakozi
ennyo ate n'abo abakyabula mu
Abo abakozi ennyo batera
okuyigiriza abakyabulamu okwerwanako. Mukuyiga kuno ate amagoba
gekibiina mu mulimu geyongera. Ate olaba n'abo abakozi ennyo oba
abamanyi bwebasomesa abalala nabo benyini abasomesa beyongera
okukenguka. Kati awo abakyabulamu baba bayigirizza abo ate ababasinga.
Abo abayigiriza era
beyongera okuganyulwa mu bukulembeze, muwekakasa kyebasomesa,
mukwefuga singa wabaawo obutategeragana n'ebirara ate ebyetagibwa
mukuyiga.